Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 856 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omubaka afunye akabenje

April 25, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Kilak North mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Hon. Anthony Akol agudde ku kabenje ekiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa nga musanvu okumpi ne Kafu oluvannyuma lw’okutomera ente.
Yabadde ava Kampala ng’adda e Gulu era nga kati ali muddwaliro ly’e Kiryandongo nga agamba nti alumizibwa nnyo mu kifuba.