Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,159 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omubaka Adeke ne Nyanjura ne banaabwe baziddwayo mu kkomera e Luzira

May 31, 2022 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti ya LDC Augustine Alule olunaku olwaleero asindise Bannakibiina kya Forum for Democratic Change ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 7-June-2022 oluvannyuma lw’omuwaabi wa Gavumenti Christine Apolot okuvaayo nategeeza nti yetaaga obudde okwetegereza ebiwandiiko ebireeteddwa abebeyimirira.
Bano kuliko Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Soroti Anna Adeke, Kampala Deputy Lord Mayor Doreen Nyanjura ne Margaret Wokuri, Susan Nanyonjo, Alice Amony, Mariam Kizito
ne W Madanda bebasindikiddwa ku alimanda.
Bano bavunaanibwa omusango gw’okukuma mu bantu omuliro wamu n’okukuba olukungaana olutali mu mateeka.