Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
Omubaka Adeke ne Doreen Nyanjura bakwatiddwa
May 30, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala akiikirira Soroti Hon. Adeke Anna, omumyuuka wa Loodi Meeya Doreen Nyanjura ssaako n’abalwanirizi b’eddembe abalala okuva mu kisinde kya People’s Front for Transition (PFT) bakwatiddwa Uganda Police Force bwebabadde bekalakaasa nga bawakanya ekyokukwatibwa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye n’olwebbeeyi y’ebintu erinnye.