Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Omubaaka Zaake alabiseeko mu Kakiiko ka Palamenti
February 28, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform owa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi alabiseeko mu Kakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa okwanukula ku bigambibwa nti yavuma omumyuuka wa Sipiika Anitah Among nga ayita ku mikutu gya Social media.