🚨 Olwaleero ziweze enaku 6 bukyanga mu Muyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owa Massekkati Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi akwatibwa ababyokwerinda nabuzibwawo nga n’okutuusa olwaleero tamanyikiddwako mayitire.
Ono yakwatibwa mu Disitulikiti y’e Mpigi oluvannyuma lwa Uganda Police Force okusuula emisanvu mu kubo.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

