Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Olwaleero guweze omwaka bukyanga Kawuma akubwa amasasi mu Arua

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine munnakisinde kya People Power – Uganda; “Olwaleero guweze omwaka mulumba oluvannyuma lw’ebyaliwo mu Arua. Ku lunaku olwo, kabula kata teserengete ezirakumwa. Muganda waffe Yasin Kawuma yakubwa amasasi agamuttirawo. N’okutuusa olwaleero, obwenkanya tetubufunanga nga abakola ekikolwa kino bavunaanibwa. Tusiima nnyo banaffe abayimiriddewo naffe! Nga tujjukira banaffe abatufuddeko, tulina okuwewaayo okulwanirira eddembe ly’obuntu, obwenkanya wamu n’eddembe.”

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort