Breaking
News: Ziizino ensozi ezimira abantu singa tebakkiriza bibagambibwa nga tebannazirinnya. News: Gasimbagane-Rwomushana- Abasuubuzi befaako bokka, lwaki tebalwanirira bannaabwe ababagulako? News: Omuhiikirwa wa Tooro Calvin Armstrong Rwomiire Akiiki alekulidde nga agamba Obukama bususse okweyawulamu ngabavudde ne ku mulamwa gwokuweereza
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 91 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Olwaleero giweze emyaka 13 bukya ngeyali omutendesi wa Manchester United Sir Alex Ferguson asiibula nawummula ekifo kyobutendesi ku mupiira ggwe

May 12, 2026 · Radio Simba

⚽ Olwaleero giweze emyaka 13 bukya ngeyali omutendesi wa Manchester United Sir Alex Ferguson asiibula nawummula ekifo kyobutendesi ku mupiira ggwe ogwasembayo.
Ferguson yatendeka Man U okumala emyaka 26 n’ekitundu nagiwagulira ebikopo 38, okuva mu 1986 – 2013.
Premier League 13
FA Cup 5
League Cup 4
Community Shield 10
UEFA Champions League 2 European Cup Winners’ Cup 1 European Super Cup 1
FIFA Club World Cup 1 Intercontinental Cup 1
Mu bulamu bwe ngomutendesi yawangula ebikopo 49. ❤️

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News