Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta ne leero girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga batta bibuuzo ku bibuuzo ku News: Bwoba tewalangirirwa nga muwanguzi kizibu okuwangula omusango. Bannamateeka bali ku mulyo – Baguma News: Eyali akulira ebyokulonda e Mukono Emilly Amongin eyekyuusiza mu kiti nga embazzi bweyasooka kulangilira Jonhson Muyanja Ssenyonga owa National Unity Platform ngomuwanguzi ku bwa Ssentebe bwa Disitulikiti e Mukono ate oluvannyuma nalangilira Francis Lukooya Mukooma owa National Resistance Movement
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Oluyimba lwo genda olwekubire ewuwo – DJ agobye Big Eye ku siteegi ya Kenzo

November 13, 2022 · Mubiru Ali
#Wolokoso;
Big Eye StarBoss bakannyama bamuwazewaze okumuggya ku siteegi mu Kivvulu kya Eddy Kenzo oluvannyuma lwokugezaako okukuba DJ eyagaanye okuddamu okuzannya oluyimba lwe omulundi ogwokubiri wabula nakubamu lwa DJ Micheal. Big Eye yavudde mu mbeera nga agamba nti ono yamulabisizza mu maaso gabawagizi be enkumi nenkumi.
Yayongeddeko nti yateeka essente nnyingi n’obudde bwe mukukola oluyimba lwe olwa Husband Material olukutte Bannayuganda omubabiro kyokka DJ nagaana okuluzannya.