🚨 Oluvannyuma lwa b’ennyumba y’omugenzi Moses Karangwa okuddukira mu Kkooti, Kkooti eronze Nnamwandu w’omugenzi, Florence Kirabo wamu ne muwala we Jackline Birungi okugira nga baddukanya emmaali y’omygenzi ng’okuwulira omusango ogwawabibwa nga gwekuusa ku kiraamo ky’omugenzi bwe kugenda maaso.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

