97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Olutindo olupya lutongozeddwa e Jinja

President Museveni atongozza olutindo olupya ku mugga Kiyira. Luno lwatandika okuzimbibwa mu 2014 n’obuyambi okuva mu Japanese International Cooperation Agency (JICA) ne Gavumenti ya Yuganda.
Luno lumazeewo obuwumbi 41.1 era nga lusuubirwa okuwangaala emyaka 120 era nga luliko meter 525 nga luwaniriddwa gawaya aganene nga lukwata kyakutaano mu Africa nga ludirira olwa Tanzania oluliko meter 680.
Olutindo luno kigambibwa lwakwaka mu langi za bbendera za Uganda ekiro kyaleero.

About Mubiru Ali

Leave a Reply