Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Olutindo lw’e Kabaale lwagonza eby’entambula
May 30, 2019 · Mubiru Ali
Okuva ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority lwekyakola olutindo lw’e Kabaale luno nga lwerugatta Ngoma ne Kyankwanzi, ebyentambula byatereera era nga eby’obusuubuzi bitinta naddala obusuubuzi bw’ente.