Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Olusirika lwa NRM terukwata ku kulondebwa kwa Sipiika

April 11, 2021 · Mubiru Ali
OLUSIRIKA LWA NRM TERUKWATA KU SIPIIKA:
Ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement – NRM kivuddeyo nekitegeeza nti olusirika lw’Ababaka abaggya aba NRM oluyinda e Kyankwazi nga bwerutalina kakwate konna kukulondebwa kw’omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga.