🗳️ Olunaku olwaleero ku kitebe kya National Unity Platform ku Kavvule Abakulembeze nga bakulembeddwamu Ssaabawandiisi David Lewis Rubongoya batongozza kaweefube wokulwanirira obutonde bw’Ensi nga basimba emiti. Bannakibiina okuva e Ddundu mu Kyampisi bawaddeyo emiti 10,000 nga betegekera olunaku lwebatuumye olubeerawo buli ssande esooka mu mwezi.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

