Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 265 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti eye 12 bakwenyigira mukutendekebwa ku mateeka nebigobererwa nga bateesa mu Palamenti, obuvunaanyizibwa

June 30, 2026 · Radio Simba

🗳️ Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti eye 12 bakwenyigira mukutendekebwa ku mateeka nebigobererwa nga bateesa mu Palamenti, obuvunaanyizibwa bwabwe, emirimu gy’Omubaka n’obuvunaanyizibwa bwe, Ssemateeka wa Uganda, enkola z’obukiiko obwenjawulo, enteekateeka y’embalirira wamu ne ku offiisi eziddukanya Palamenti ezenjawulo.
Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. Shamim Malende yatuuse dda ku Palamenti okwetaba mu nteekateeka eno.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News