Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 246 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Olunaku lwe by’obuwangwa lutongozeddwa

November 4, 2018 · Mubiru Ali
Ebikujjuko by’olunaku lwe by’obuwangwa bigenda mu maaso wali ku Uganda National Cultural Center mu Kampala (National Theater) era nga byagguddwawo mu butungole.
Ebintu eby’enjawulo byoleseddwa omuli amazina g’ekinnnansi, enyambala eggyayo obuwangwa bw’amawanga ag’enjawulo era nga kwegattiddwako n’amawanga amalala okuva mu bitundu byensi eby’enjawulo.
Ebirara ebyoleseddwa mulimu ebifaananyi ebisiige n’engalo, engoye ez’obuwangwa obw’enjawulo n’ebirala.