Olunaku lwa Bamaama tulujaguliza Lubaga – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olwaleero lubadde lussuffu mu Sinzizo. Olunaku lwa Bamaama tulujagulizza mu Lubaga Cathedral ne Archbishop Paul Semwogerere era nga lukwataganye n’olunaku lwa Tuesday class alumni Association.
Tuesday class lyessomo lyabagalana ababiri lyebatwala nga tebanaggatibwa e Lubaga. Barbie Nange tuli ba mmemba mu kibiina kino.
Mbaagaliza olunaku lwa Bamaama olulungi mwenna.”
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro