Olumbe lweyali Ssekiboobo lwabiziddwa

Katikkiro Charles Peter Mayiga yetabye mu kwabya olumbe lweyali Ssekiboobo Omwami wessaza Kyaggwe, Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo.
Ronald Ssempagama yasikidde kitaawe. Omulabirizi we Mukono James William Ssebaggala yakulembeddemu okusaba.

Leave a Reply