Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,080 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Olumbe lweyali Omwami w’egombolola ya Mutuba II Nabweru lwabiziddwa

December 19, 2020 · Mubiru Ali
Olumbe lweyali Omwami w’egombolola ya Mutuba II Nabweru lwabiziddwa
Joseph Kabenge yafa gyebuvuddeko mu kiseera ensi weyali ku muggalo.
Okusaba kukulembeddwamu Rev. Fr. Dominic Mwebe asibiridde omusika entanda ey’okwagalanga Kabaka we.
Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abantu okunywerera ku by’obuwangwa bwabwe kubanga ekyo kyekibafuula Abaganda.
Asabye abantu okwewala abo ababeekulubeesezaako nga sibaganda naye nga befuula Abaganda nti ebintu bya Buganda bebirekere Abaganda bebasinga obitegeera.
Fred Ddungu Lugoloobi yasikidde omugenzi.
Olumbe lubadde Nansana.