Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 404 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Olumbe lwa Maawa wa Bishop Jjumba lwabiziddwa

April 23, 2022 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga yeetabye ku mukolo gw’okwabya olumbe lwa Maama wa Bishop Serverus Jjumba ku kyalo Bulando e Masaka mu Buddu. Nassuuna Leticia Florence yasikidde omugenzi Leocadia Namazzi Tezijjadda. Okusaba kukulembeddwamu Ssaabasumba wa Kampala Paul Ssemogerere.
Olumbe lwetabiddwako; Katikkiro eyawummula Oweek Joseph Mulwanyammuli Ssemwogerere, Omutaka Mugema Omukulu w’Ekika ky’Enkima, Pookino Jude Muleke, Abaami ba Kabaka ku mitendera egy’enjawulo, Bannaddiini, Bannabyabufuzi n’abantu abenjawulo.