Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 212 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Olulimi Oluganda luyungiddwa ku Google

May 12, 2022 · Mubiru Ali
Kkampuni ya Google erangiridde nga Oluganda bweruli olumu ku nnimi 24 ezayungiddwa ku kibanja kino ku Ssemazinga Africa, nga kati zisobola okukyuusibwa n’okuvuunulwa okuva mu nnimi endala. Eyakuliddemu kaweefube ono, Isaac Caswell agamba kino bakikoze okugaziya empeereza yaabwe.
Ennimi endala ezigattiddwako kuliko Olubambara olw’e Mali, Ewe mu Ghana ne Togo, Krio lw’e Sierra Leone, Lingala olw’e Congo awamu ne nnimi endala.