Breaking
News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 473 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Olukiiko lwa Buganda lwennyamivu ku ttemu erikudde ejjembe mu ggwanga

May 15, 2018 · Mubiru Ali

Olukiiko lwa Buganda olukulu lusabye gavumenti eya wakati okukola mu bwangu ku nsonga y’ettemu n’obutali butebenkevu ebisusse ensangi naddala mu bitundu by’Obwakabaka okuli e Buddu, Kyadondo, Mawokota n’ebirala.

Kino kimu ku biteeso ebiyisiddwa ng’ensonga eno ereeteddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga mu kwogera kwe alaze ennyike olw’abantu abangi abattibwa oluvanyuma lw’okuwambibwa ng’ate n’ensimbi bweziweebwa abawambi, bagenda mu maaso n’okutta bebawambye!