Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 205 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Olukiiko lwa Buganda lusabye Gavumenti okwongera amaanyi mu by’okwerinda

May 6, 2019 · Mubiru Ali
Olukiiko lwa Buganda olutudde olwaleero luyisizza ebiteeso bino wammanga. Luno lwe lutuula No. 4/26. Katikkiro akkaatirizza ekya Gavumenti okutwala obuvunaanyizibwa ku by’obukuumi eri abantu n’okuwa Poliisi ebikozesebwa basobole okumalawo ekitta bantu ekisusse.
✓Minisita w’obuwangwa, ennono n’obulambuzi David Kyewalabye Male alayiziddwa
✓Patrick Luwagga Mugumbule ayanjuddwa eri Olukiiko nga Omukubiriza w’olukiiko lwa omuggya.
✓Ba kazannyirizi abatyoboola ekitiibwa kya Kabaka balabuddwa okukikomya.
✓Enkyukakyuka mu Kabineeti zigendereddwamu okukola obutaweera okuggusa ebiruubirirwa by’obwakabaka.