Breaking
News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ku St Mark High School e Kayunga. News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya kwaleero nga 692026 ku St.Mark High School Busaana Kayunga Bugerere. Okuyingira News: Program Gasimbagane ne Bannamawulire mwebakwatidde Charles Rwomushana olwaleero, ekusubye?
ON NOW Awali Omukka
Now Playing · 129 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Olukiiko lwa Baminisita lwayisizza ekiteeso kyokukyuusa NIN Number zennangamuntu okufuuka TIN Number za Bannayuganda. Kino kitegeeza nti buli

September 1, 2026 · Radio Simba

🗳️ Olukiiko lwa Baminisita lwayisizza ekiteeso kyokukyuusa NIN Number z’ennangamuntu okufuuka TIN Number za Bannayuganda. Kino kitegeeza nti buli Munnayuganda alina ennangamuntu ajjakuba alina TIN Number. Gavumenti egamba nti eyisizza kino okusobola okukendeeza ku Bannayuganda ababadde bebalama omusolo.
Bwabadde ayogerako eri Bannamawulire, Minisita wa ICT n’okuluŋŋamya Eggwanga Justin Kasule Lumumba akakasizza ekiragiro ekyayisiddwa Baminisita.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News