Olukalala lw’abasambi ba Uganda Cranes abagenda okusamba AFCON lufulumye

Omutendesi wa ttiimu ya Uganda Cranes Sébastien Desabre kyaddaaki afulumizza olukalala lw’abasambi 23 abagenda okusamba mu kikopo kya AFCON 2019 e Egypt. Bano kuliko;
Abasambi 4 basuuliddwa okuva nga 3 ku bbo basambira mu liigi y’eggwanga ate 1 yasamba ogw’ensimbi.
Abasambi abasuuliddwa kuliko Sadam Juma (KCCA FC), Allan Kyambadde (KCCA FC), Charles Lukwago (KCCA FC), ne Kirizestom Ntambi (Coffee FC) eya Ethiopia.
Bano begasse ku ba Midfielder okuva mu VIPERS SPORTS CLUB Moses Waiswa eyafuna obuvune mu vviivi.
Squad eno eriko abakwasi ba ggoolo 3, abazibizi 9, ba Midfilder 7 n’abateebi 4.
 
Goalkeepers
 
Denis Onyango (Mamelodi Sundowns), Jamal Salim (Al Hilal), Robert Odongkara (Adama City)
 
Defenders
 
Nico Wakiro Wadada (Azam), Ronald Ddungu Mukiibi (Ostersunds), Murushid Jjuuko (Simba), Bevis Mugabi (Yeovil Town), Isaac Muleme (FK Viktoria Zizkov), Hassan Wasswa Mawanda (Unattached), Joseph Ochaya (TP Mazembe), Timothy Denis Awanyi (KCCA FC), Godfrey Walusimbi (Un-attached)
 
Midfielders
Allan Kateregga (Maritzburg), Mike Azira (Montreal Impact), William Kizito Luwagga (Shakhter Karagandy), Khalid Aucho (Church Hill Brothers), Faruku Miya (HNK Gorica), Abdul Lumala (Syrianska), Tadeo Lwanga (Vipers SC)
Strikers
Alexis Bbakka (Carlstad United), Patrick Henry Kaddu (KCCA FC), Derrick Nsibambi (Smouha), Emmanuel Arnold Okwi (Simba SC)
 
Uganda Cranes eri mu kibinja A DR Congo, Zimbabwe, n’abategesi aba Egypt.
 
Denis Onyango (18), Jamal Salim Magoola (19), Robert Odongkara (1, Murushid Jjuuko(4), Bevis Mugabi (5), Isaac Muleme (20), Hassan Wasswa Mawanda (16), Wakiro Nico Wadada (14), Joseph Benson Ochaya (2), Timothy Denis Awany (3), Godfrey Walusimbi (15), Ronald Mukiibi (12), William Kizito Luwagga (10), Khalid Aucho (8), Mike Azira (23), Faruku Miya (17), Tadeo Lwanga (6), Allan Kateregga (13), Lumala Abdu (22), Emmanuel Arnold Okwi (7), Patrick Henry Kaddu (9), Derrick Nsibambi (11) and Allan Kyambadde (21)
 
Federation of Uganda Football Associations (FUFA)

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Poliisi eyigga Besigye e Bundibugyo