Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga olunaku lwaleero atongozza amataala agateekeddwa ku kubo erigenda ku Lubiri lwa Ssaabasajja Kabaka e Kireka. Gateekeddwako aba Kira Municipal Council.
Oluguudo olugenda ku Lubiri lwa Kabaka luteekeddwako amataala aba Kira Town Council






