Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 188 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Oluguudo lwa Masaka – Bukakata lwakukolebwa

May 8, 2019 · Mubiru Ali

Akulira eby’okwerinda mu Disitulikiti y’e Masaka Kandiko alabudde abakozi abawandiikidwa okutandika okukola oluguudo lw’e Masaka – Bukakata obutagezaako kwonoona butonde bwansi nga basasaanya empitambi buli wamu saako nokusaanyawo entobazi .
Ono era alabudde nabo bonna abeetegese okubba ebyuuma saako n’amafuta nti tagenda kulonzalonza kubakwata abasibe.
Ate ye omudduumizi wa police mu bukiika ddyo bwa Yuganda Baine Enock agambye nti Poliisi eri bulindaala okukwata wamu n’okusiba abo abanenyigira mubikolwa ebyokuwamba abakazi ssaako n’abaana abato abetenetuuka.