Oluguudo lwa Kabuusu – Bunnamwaya – Lweza lugaddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekitongole ekitwala Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitegeeza abantu mwenna abakozesa oluguudo lwa Kabuusu – Bunnamwaya – Lweza bwerugaddwa okutuusa mu mwezi gw’omukaaga nga guggwako.
Kino kijja kusobozesa Contractor okuzimba omwala ogutambuza amazzi ogwawansi.

Share.

Leave A Reply