Oli muvumu nnyo – Kyagulanyi

Mugalu John omuvubuka eyayambye Omubaka wa Kyaddondo East mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Kyagulanyi Ssentamu Robert okwesimatula kuba Poliisi olunaku lw’eggulo amaze namusisinkana.
Ono yamuwadde Jacket ne nkofiira, Kyagulanyi mu kwebaza agambye nti ono myoyo gwa ggwanga omuvumu ennyo. Omwebaziza okutuusa oluwalo lwe mu kulwanyisa omusolo ogwateekeddwa ku Social media ne Mobile Money.
Kyagulanyi agambye nti eggwanga nga lirina abavubuka envumuulo ng’ono kitegeeza nti ebiseera byalyo eby’omumaaso bitangaavu nnyo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Obuyinza buli mu bantu – Omulamuzi Tibatemwa