Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 279 listening Simba FM Live

Okweyongera kw’amazzi mu nnyanja kwadisanyalazza ebyentambula ku nnyanja – UNRA

September 3, 2020 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’entambula mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kivuddeyo nekitegeeza nga bwekigenda okuyimiriza entambula z’ebidyeri MV Kyoga I ne MV Kyoga II, Nakiwogo, Mbulamuti, Masindi Port, Obongi ne Albert Nile I oluvannyuma lw’amazzi okweyongera mu nnyanja ez’enjawulo mu Ggwanga. Abateekateeka okutambula mwetegeke.