📻 Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze.
Nga bw’ojja takula omutwe oddemu kino:
Musoke alina mukwano gwe ekyewuunyisa bw’omuggyako eddiba akutunuulira amwenya ggwe alimuggyeeko n’okaaba, olowooza mukwano oyo y’ani erinnya lye?
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

