Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 246 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Okwambala enkofiira emyuufu kati musango

September 30, 2019 · Mubiru Ali
Gavumenti ya Uganda evuddeyo nebyambalo ebitongole eby’eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF. Okusinziita ku biwandiikiddwa mu Uganda Gazette, biraga enkofiira z’ebitongole by’eggye ebyenjawulo okuli; ‘Army Green’, ‘Maroon’, ‘Red’, ‘Dark brown’, ‘Grey’ ne ‘Navy Blue’. Omuntu yenna anasangibwa nga ayambadde enkoffiira ez’ekikula ekyo mu langi ku zimu kwezo ezimenyeddwa ajakuba azizza omusango ogwannagomola.
Kino kitegeeza enkofiira y’ekisinde kya People Power – Uganda eky’Omubaka wa Kyaddondo Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine bwojambala guba musango.