Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 175 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Okuzza ssente lwakiri nebuuka – Dr. Kyalimpa

July 10, 2024 · Mubiru Ali

Dr. Paul Kyalimpa, Deputy Director General owa Uganda Investment Authority agenda okuwummula, avuddeyo nakomba kwebaze eriibwa nti tagenda kuzza nsimbi obukadde 58 zeyafuna kwezo obukadde 280 ye ne banne abakulu mu UIA zebegabira nga akasiimo. Ensimbi zino zaggibwa ku nsimbi ezowolebwa okuzimba Namanve Industrial Park. Minisita Hon Anite Evelyn yavaayo nabalagira okuzza ensimbi zino mu bwangu.