Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 127 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Okuzaalibwa kwa Yesu kristu kuleeta mirembe mu Uganda – Ssaabalabirizi Nkoyooyo.

December 25, 2015 · Mubiru Ali

Ssaabalabirizi eyawummula egy’obulabirizi Mpalanyi Nkoyooyo mu bubaka bwe  obwa amazaalibwa ga Yesu kristu agamba nti amazaalibwa galeeta mirembe eri Uganda ne Bannayuganda bonna.

Ssaabalabirizi ayongeddeko abantu bonna babeere bakkakkamu, baagalizaganye emirembe. Bw’atyo n’ayagaliza abantu ba Katonda ennaku enkulu ennungi ezijjudde emirembe.