Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 348 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Okuwulira okwemulugunya kwa Kyagulanyi kutandika leero

February 11, 2021 · Mubiru Ali
Kkooti Ensukulumu mu Kampala olunaku olwaleero yakutandika okuwulira okwemulugunya okwateekebwayo Munnakibiina kya

National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nga awakanya okulangirirwa kwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okulangirirwa ng’omuwagunzi wa Kalulu ka 2021 era nga ayagala okulonda bwekuba kuddiddwamu Pulezidenti Museveni aleme kukirizibwa kwesimbawo.
#KyagulanyiPetition
#ElectionPetition2021