Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 143 listening Simba FM Live

Okuwulira ogwa Tumukunde kwongezeddwayo

May 20, 2020 · Mubiru Ali

Okuwulira omusango oguvunaanibwa Rtd Lt Gen Henry Tumukunde kuzzeemu enkya yaleero wabula omuwaabi wa Gavumenti nategeeza Kkooti nga bwebakyakola okunoonyereza negwongezebwayo okuddamu okuwulirwa nga 22-June-2020 mu Kkooti ya City Hall.