Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 652 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Okuwulira ogwa Kyagulanyi kwongezeddwayo okutuusa enkya

March 4, 2021 · Mubiru Ali
OKUWULIRA OKUSABA KWA KYAGULANYI GWONGEZEDDWAYO;
Kkooti Ensukkulumu mu Kampala eyongezzaayo okuwulira okusaba kwa Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine okwokuggyayo omusango okutuusa olunaku olwenkya ssaawa ssatu ezokumakya okuwa Bannamateeka be okusobola okufuna ‘practicising certificates’ olwokuba zebabadde nazo zaweddeko.