Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,044 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Okuwulira oguvunaanibwa Abakulembeze ba NUP gwongezeddwayo

September 18, 2020 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Moses Ssekaana ayongezzaayo okuwulira omusango oguvunaanibwa RObert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine wamu n’abakulembeze abalala abaggya aba

National Unity Platform nga kigambibwa nti bakyuusa amannya g’ekibiina kino wamu n’obukulembeze mubukyaamu. Omusango gwa gw’ongezeddwayo okutuusa nga 25-9-2020. Ebibaddewo mu Kkooti; https://youtu.be/b17NgccQS40 Omulamuzi alagidde Mw. Moses Nkonge Kibalama ne Ssimbwa Kakonge balabikeko mu Kkooti.