Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 230 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Okuwozesa Dominic Ongwen kutandise leero.

January 21, 2016 · Mubiru Ali

Okuwozesa Dominic Ongwen eyali omumyuka ku buduumizi bw’ekibiina ky’abayeekera ba Lord’s Resistance Army akyali kikulirwa Joseph Kony, kutandika leero mu Heg ekya Netherlands ย mu kooti y’ensi yonna ewozesa bakawakuzi b’entalo n’okukola ebikolobero.

Okuwozesa omumpembe ono kwakumalira ddala ennaku taano nga kulagibwa ku ntambi za Telefayina.