Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 259 listening Simba FM Live

okuwamba obuyinza mu Afirika kwatandikira mu Libya – HE Museveni

January 26, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Obuzibu obuliwo mu Afirika olwaleero bwatandikira mu Libya. Njagala kuyita Abakulembeze ba Bafirika tutuule wamu tuwanyisiganye ebirowoozo okuzimba afirika eggumidde. Ekiriwo kati kigenda kutuzzaayo emabega kuba Abakulembeze abatali Bannamaggye balemererwa okuzimba amaggye agamaanyi.”