Okuwa omutwalo tekimenya Mateeka.

Kooti ensukkulumu wano mu ggwanga lyattu Uganda esazeewo nti okuwa omutwalo tekimenya Mateeka era kisaanye okusigala nga bwekibadde.
Ku balamuzi omusanvu, omukaaga gukkaanyizza nga nkuyege, bano bakuliddwamu Ssaabalamuzi wa Uganda Bhat Katureebe.
Wabula era bakinogaanyizza nti ate okusaba ebintu bino nga byaweebwayo ate biddizibwe olwo kiba kimenya mateeka.
Era abalamuzi bennyamidde ku lulimi okukozesebwa okuyita omutwalo nga Bride Price.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Tewali munnamawulire yakubwa maggye – HE. Museveni