Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Okuvungisa ensimbi kati olina kubeera na TIN
April 17, 2019 · Mubiru Ali
Olukiiko lwaba Minisita lumaze okuyisa ennongosereza ku tteeka erifuga okuwanyisiganya ensimbi mu Yuganda erya ‘Foreign Exchange Act and regulation’. Ebibanda by’ensimbi byonna mu Ggwanga byakusooka kukusaba ‘TIN Number’ (Tax Identification Number (TIN) olwo olyooke owanyise ensimbi z’amawanga amalala.