Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 191 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Okusunsulamu abayizi ba S.1 kugenda mu maaso – Lugogo

January 24, 2017 · Mubiru Ali

Okusunsulamu abayizi abagenda okusoma nsenvudde esooka kutandise enkya ya leero wali mu kibangiriza kya bannamakolero e Lugogo mu Kampala.

Amasomero agasinga okukola obulungi galinnyisizza obubonero era nga batwala abayizi abaafuna wakati w’obubonero buna n’omukaaga oluvannyuma lw’okuba nti abayizi baayita bulungi ebigezo bya P.L.E eby’omwaka oguwedde .

Omulimu guno og’okusunsulamu abayizi gwakukulungula enzingu bbiri nnambirira  era nga gwetabiddwa abakulu b’amasomero okwetoloola eggwanga  lyonna .