Okusengula ebiggya nga tolina lukusa okuva mu kkooti kimenya mateeka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Uganda Police Force yakutte aba famire ababadde basengula ebisigalira byabafu okubajja ku kiggya ekimu babatwale awalala.
Obadde okimanyi nti kino kimenya mateeka singa okukola nga tolina lukusa lwa Kkooti. Ovunaanibwa mu mbuga z’amateeka omusango gw’okutataganya eddembe ly’abafu.
Ndi mugezi, nga mubuulire!
Photo Credit: Sudhir Byaruhanga

Share.

Leave A Reply