Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 474 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Okusala oggwa Ssebuufu kwongezeddwayo

June 18, 2019 · Mubiru Ali

Muhammad Ssebuufu nga ono musuubuzi wa motoka mu Kampala ku Pine olunaku lw’eggulo Kkooti enkulu mu Kampala yayongezaayo okuwa ensala yaayo mu musango gw’obutemu ogumuvunaanibwa. Ono avunaanibwa emisango 3 omuli ogw’okuwamba Donah Katushabe, okumubbako essimu nga bakozesa ebissi wamu n’okumutta lwa bbanja lya bukadde 9.
Omuwandiisi wa Kkooti enkulu Ayebale Tumwebaze yategeezezza nti ensala yakuweebwa wiiki ejja ku Monday nga 24 kubanga omulamuzi Anglin Ssenoga yabadde alina okugasala mulwadde.