Okusabira omwoyo gwa Ssaabasumba

OKUSABIRA OMWOYO GWA SSAABASUMBA:
Emissa y’okusabira omwoyo gwomugenzi Ssaabasumba wa Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga kugenda mu maaso ku Lubaga Cathedral. Gavumenti eyawakati ekiikiriddwa Minisita wa ICT Judith Nabakooba, Minisita Fr. John Lokodo, Minisita w’ebyettaka Betty Amongi. Ab’oludda oluvuganya kuliko Loodi Meeya Erias Lukwago, Omubaka omulonde owa Nakawa West Meeya Ronald Balimwezo n’abalala.

Leave a Reply