Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 125 listening Simba FM Live

Okusabira omwoyo gwa Aronda kugenda mu maaso.

September 18, 2015 · Mubiru Ali

Emikolo egyokusabira omwoyo gw’omugenzi General Aronda Nyakairima gugenda mu maaso e Kololo ku kisaawe.
Omukolo guno gukuliddwamu Pulezidenti Museveni Ate nga okusaba kukulembeddwamu aba All Saints Cathedral.
Ku mukolo guno. Ssaabalabirizi wa Uganda Arch Bishop Stanley Ntagali atenderezza emirimu gya General Aronda Nyakairima.
Wabula oluva awo omulambo gwakutwalibwa e Rukungiri gyegunaazikibwa.