Breaking
News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba. News: Neyimbira Byange Finals 2026
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 212 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Okusaba kwa Ssegiriinya okwokweyimirirwa kwakukolebwa ku Zoom

April 8, 2021 · Mubiru Ali
HON. SSEGIRIINYA AKOMEZEBWAWO LEERO MU KKOOTI:
Omubaka wa Kawempe North omulonde era Munnakibiina kya

National Unity Platform – NUP Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates olunaku olwaleero lwakomezebwawo mu Kkooti ya Buganda Road okulaba nga yeyimirirwa. Wabula okusaba kwe kwakuwulirwa nga bayita ku nkola ya zoom.
Ono abadde ku alimanda mu Kkomera e Kitalya gyeyasindikibwa nga avunaanibwa omusango gwokugezaako okukuma omuliro mu bantu.
Bannamateeka ba NUP nga bakulembeddwamu Omubaka Omukyala omulonde owa Kampala

Shamim Malende wamu ne Bannakibiina okuli Omubaka Allan Ssewanyana n’abalala batuuse dda ku Kkooti okulaba nti bamweyimirira.