Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 378 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Okuntiisatiisa tekunjigula ttama – CJ Alphonse Owiny-Dollo

February 19, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabalamuzi Aphonse Owiny-Dollo avuddeyo nayanukula ku bweralikirivu bwa Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Bwewabaawo alowooza nti asobola okunkyuusa endowooza nga ampa obulabo oba okuntiisatiisa, lindirira ekiddako kuba wanditomera. Ku mulundi guli lwetwasembayo okutuula wano twayogera ku ngeri gyetulina okweyisaamu ku nsonga etuleeta wano. Abalamuzi bonna abali wano bakuba ebirayiro nga Ssemateeka bwakirambika nga tebajja kuttira liiso ku muntu yenna oba okwagaliza ekibi.”