Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 111 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Okunoonyereza kulaze nti Museveni akulembedde n’ebitundu 51.

January 20, 2016 · Mubiru Ali

Ekitongole ekitaba ebibiina by’obwannakyewa enkya NGO forum kikoze okunoonyereza ne kiraga nti Pulezidenti Museveni aleebya banne n’ebitundu 51, Besigye ali mu kyakubiri n’ebitundu 32 ate Amama Mbabazi alina 12.

Kyolese nti okunoonyereza kuno ebitundu 70 ku 100, kukoleddwa mu bitundu by’ebyalo. Bino byawukana ku by’olupapula lw’amawulire olwa New vision olwalaze nti Museveni alina ebitundu 71.

Ekitongole kino bino kibyanjulidde mu lukiiko lwa bannamawulire olubadde ku Protea Hotel mu Kampala enkya ya leero.