🗳️ Okulonda kw’Abakulembeze b’Abakyala mu Zooni y’e Wandegeya kubaddemu katemba atali musasulire Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM Bakanansa Rehmah ngayabaddeko bwatuuse awalonderwa ngabawagizi alinawo bamunyoto yekandazze navaawo. Ono abadde avuganya ne Namubiru Herriet NRM ne Nakigozi Jalia owa National Unity Platform.
Bya Nasser Kayanja
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

